Pulse logo
Pulse Region

RECEIPTS: Dictator Amir breaks silence on beating Chosen Becky, child neglect

Dictator Amir has taken to Facebook to clear the air on rumours claiming he has neglected his children and subjected Chosen Becky to domestic violence.
Chosen Becky and Dictator Amir
Chosen Becky and Dictator Amir

Dictator Amir has taken to Facebook to clear the air on rumours claiming he has neglected his children and subjected Chosen Becky to domestic violence.

He firmly denied both allegations. This follows revelations that Amir and Becky's relationship ended due to her alleged infidelity

Below is Dictator Amir's post

Asalam alaikum warahmatullah wabarakatuh

Kansubire Muli Bulungi Bambi. Ndaba Video nyingi nyo ezitambula Nga zogera Ku Family Yange nga Ababyogera simanyi kigendererwa kyabwe Okubeera nga Banzikakanya awatali Nsonga. Ekisokera Ddala I have Never Beaten The Mother of My Kids anywhere. May be nga she is Referring to Her Past Relationships but nze simukuba ngako Era ffena Amazima Tugamanyi.

Obutakanya buberawo Buli wamu naye Tuli Bazadde Bambi.Lets Respect Our Kids kuba Ekyo tekirivawo Luberera🙏

Ensonga eyokubiri egambibwa mbu nze Mbade Sifayo wamu ne ku baana Bange nayo nkyamu nyo era simanyi why banoonya buli ekinsiiga enziiro Okunkyaya Mubaana Bange nga bakuze wamu Ne Mu bantu.

Ndi Musajja Eyekolera Sente zze era saagala sente Zabwerere mu bulamu Bwange. Ntobye nensi abamanyi Mumanyi okuva e Kawempe.

I have been Taking care of My Family From the Start And I have Been Taking Care Of everyone Abera ewaka with out discrimination nabo banjulira.

Sigulangako Mmere Nengulako yabaana bange bokka, newemba nguze ngoye buli ali ewaka mbade mugulira bwebabera namazima basobola okujja nebanjulira.

I have Paid for everything for My Kids From Antenatal to Fees and Medical and i have Proof on that.

Tewali wenali ndese Maama Wa baana bange Kusasula Bill yeka Mudwaliro ever mbadengawo. So buli ayogera ebya ebya family yange nga ate abade tabeera naffe Nga awulira biwulire Bambi Kikomye kuba Simanyi ani abasasula Okunyonona yet i had Kept Quiet no matter what we Passed through. Eno nsi ffena etumala silaba nsonga lwaki oba Oyonona Omuntu gwe Oyisewo ebibyo oba ofune views nerinya ku family yamuno.

Abaana bange Bona Mbalina mu mukyaala omu Silina Mwana wantu Walala wona era Abaana abange i do Post them immediately nga bakazalibwa era yena atambuza ebigambo Mbu nina omwana ebweru Sibituufu era silaba nsonga lwaki mba negaana omusaayi gwange. Mungu waliba Ansobozesa okuzaala Neera i will post my Babies Omu kwomu ate ne Maama wabwe Insha Allah 🙏

Obutakanya Buberawo buli wamu Naye; Yena avaayo okwonona Omu kuffe mumanye yenonyeza Bibye; Stop Judging Us but Pray for Us🙏

#Mukama_Takerewa

Check out screenshots and insurance cards and payments Amir has shared here

Next Article